Richard Bona Agabye Komputa

0
413

Omuyimbi Ricard Boona nga ow’erinnya mu mawanga ag’enjawulo olwaleero awadde aba Kampala school for the physically handicapped ebyuma bikalimagezi 20 zibayambeko mu kusoma n’okutubula omutiido gwebyenjigiriza.
Boona ali mu Uganda gy’azze okwetaba mu bikujjuko by’okuyimba n’okbibya ebya Jazz Safari ebibeerawo buli mwaka. Nbs Television y’emu ku kampubi eziwomye omutwe mu bikujjuko by’omwaka guno.