Akululu K'ebyalo: Musajja Mukulu Bamusizza Butwa

0
275

Abatuuze ku Kyalo Ganda Mu district ye Wakiso baguddemu ekyekango omu ku babadde bavuganya ku bwa ssentebe bw’ekyalo kino bwafudde ekibwatukira mu kiro ekikeesezza olwaleero. Abatuuze balumiriza nti musajjamukulu David Kizza 74 yandiba nga yaweereddwa butwa bweyabadde agenze ne banne okusanyukamu oluvannyuma lw’okwewandiisa.