Katikkiro Charles Peter Mayiga Amanyiddwa Nnnyo Olw'etaffaali

0
314

Katikkiro Charles Peter Mayiga yoomu ku bakatikkiro ba Buganda abakoze ekyenjawulo mu kukulembera Obwakabaka bwa Buganda. Nga yaakakwasibwa ddamula bangi baalimu okutya nga beewuunya omuvubuka engeri gyeyali agenda okukulemberamu Obwakabaka bwa Buganda. Jamila Mulindwa kaatubuulire ebifudde Peter Mayiga ebimu ku bitutumudde ennyo Charles Peter Mayiga mu bantu ba Buganda.