Okusitula Omutindo Gw'amata

0
930

Ekitongole ekivunanyizibwa kunsonga yokulakulanya omulimu gw’amata ekya Diary Development Authority kyagala abali mu mulimu gw’amata bongere ku mutindo kuba bingi byebafiirwa nga tebakoze kino. Dr Ruben Kabagga okuva mu DDA agamba nti ebintu ebirala ebiva mu mata ng’omuzigo bya beyi yawagulu.