Okwewola Ssente Weetaaga Layisinsi

0
344

Gavumenti ebakanye ne kaweefube wokukugira ebibiina by’obwannannyini ebigaba ensimbi abangi byemumanyi oba bemuyita ba ‘mmanelenda’ kisobozese abantu bano okukola omulimu gwabwe obulungi nokukendeeza ku kwemulugunya okungi okuva mu bannayuganda ku bantu bano. Mu kiseera kino Uganda microfinance regulatory authourity etandise okugabira bammanelenda bano layisinsi nga atagirina tagenda kuddayo kukkirizibwa kuwola ssente.