Ssaabaminisita wa Buyindi Akyaluse
SSaaabaminsita wa Buyndi Narendra Modi ayogeddeko eri paalimenti ya Uganda ekimufudde ssaabaminisita wa Buyindi asoose okukola kino. Ssaaabaminsita Modi asiimye nnyo pulezidenti wa Ugand YK Museveni olwobukulembeze obulungi era neyeeyama okukwatiza ku Africa okukulaakulana