Ab'e Mafubira Bagaanye Okuddamu Okulonda

0
946

Abatuuze ku Kyalo Mafubira Zone B bakedde kwekumamu gutaaka nga bawakanya akakiiko kebyokulonda okuddamu okutegeka okulonda kwa ssentebe nga bagamba bamala dda okulonda omuntu gwebagala. Amaggye okuva munkambi ya Gaddafi gayitiddwa bukubirire okujja okuyambako poliisi okukakanya embeera.