Ab’e Isingiro Basiimye Muntu

0
496
Abakulembeze mu disitulikiti y’e Isingiro bayoozayozezza Maj Gen Mugisha Muntu ne banne olw’okulekulira ekibiina ki Forum for Democtratic party nebababsaba bakomewo eka mu kibiina ekiri mu buyinza ki NRM. Abakulembeze era bavumiridde ebikolwa eby’okwawulayawula mu bantu n’okulwanyisa gavumenti byebagamba nti bisinze kwettanirwa bannakisinde kya People Power.