Emmotoka yo Kakubulako? Ginoonyeze Nansana

0
490

Polisi e Nansana ezinzeeko parking ye ‘motoka emanyidwa Thomas night parking kukyalo Ganda mu munisipali ye Nansana mu wakiso nezuula emotoka enzibe.Zino zisangidwa ngazitemedwa mibitundutundu nendala ezibade zirindiriwa okutemwa. Abasangidwawo polisi bakutte basobole okunyonyola .