Gavumenti Eyagala Kusitukira mu ba 'Gheto'

0
812

Mu kawefube gavumenti gweliko owokuzimba obusobozi mu mwana omuwala, gavumenti yeemu yagunjaawo ebifo ebyenjawulo weetendekera abaana abawala mu misomo gyemikono. Ne ku luno abayizi abasoba mu 1000 ababadde babangulw awansi wenteekateeka ya gavumenti eno basiibuddwa era buli muyizi naweebwa akakade kamu akentandikwa ate nebyuma ebitandika obulamu