Omubaka Otto Atabukidde Sipiika

0
656

Paalamenti eyimiridde okumala akabanga nga omubaka wa paalamenti owa Aruu South Samuel odanga Otto alangira amyuka sipiika wa palamenti Jacob Oulanya obunafu mu kukubiriza palamenti. Wabula Oulanya amwanukudde nga agamba nti omubaka Odanga Otto byakola bimuweebula nga era wadembe okumuyisaamu amaaso nga bwayagala naye tamutiisatiisa.