Omugenzi Eyafudde ne Kirumira Azikiddwa

0
375

Omukyala Nalinya Mbabazi Resty eyatemuddwa ne Muhammad Kirumira ku olw’omukaaga aziikiddwa olwaleero mu maka ga bakaddebe ku kyalo Busolo mu Gombolola ye Mpenja mu Disitulikiti ey’e Gomba. Abakungubazi bakoze efujjo era abamu ku boogezi babalemesezza okwogera, wadde obubaka bwabwe okubusoma. Abalozezza ku mbeera eno, kubaddeko n’abapoliisi.