Banna Kyaggwe Bali mu Bbinu Ebiro Bino Oluvannyuma Lw'okulaba ku Mutanda

0
276

Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Ronald Muwenda Mutebi II, olwaleero asiimye n’alabikako eri obuganda, nga alambula essaza lye ery’e Kyagwe.
Maasomoogi, alambudde emirimu egikolebwa abantu be omuli obulimi, amasomero n’ebirala.