Ensonga z'a Bakyala Abasuubuzi Zitotoddwa

0
243

Abakyala abasuubuzi abawerera ddala enkumi 4 batotodde biki byebatuuseko oluvanyuma lwa pulezidenti okuwulirira ensonga zabwe ,lweyalambula Kampala,era nga esaawa eno basituude kugenda mugwanga lya Turkey kwongera kuguka. Kyoka bongedde nebasaba pulezident agoberere ensongazabwe,nga bakomyewo ,era babafunire ebyuma ,byebanaakozesa okwongera kumutindo.