‘Safe House’ Zeeyongedde – Remmy Kasule

0
510

Ssentebe w’akakiiko akasunsula akalungamya abalamuzi aka Uganda Law Council omulamuzi Remmy Kasule mweralikirivu olwebifo ebisibirwamu abantu ziyite Safe Houses ezeyongedde okutekebwawo ye kyagamba zimenya mateka okusibirwamu abantu. Omulamuzi WA kkoti ejurirwamu ono nga mutuuze mu kitundu kye kyengera waano Mu Kampala agamba nti waliwo nenyumba eliminated safe house ekyengera eno nga namaloboozi agavaamu galetedde abatuuze okwewalikirira.

More News