Beeraliikirira Okugenda Gyebatabamanyi

0
420
Abantu abalindiridde okusengulwa e Bududa basabye waberewo entekateeka ennungamu mu kubasengula kuba abasinga tebamanyi gyebabatwala. Okututegeeza bino,babadde bafuna obuyambi obwabawereddwa abavubuka b’ekibiina kya new formation ekikulembebwa Gen. Muntu.