Omusajja Asozze Mukazi we Ebiso

0
1771

Poliisi y’e Wakiso eri ku muyiggo gwa ssemaka ategeerese nga ye Mutiiri Patrick akakkanye ku mukazi we n’amusanjaga ebiso ebibuze okumuggya mu budde. Bino bibaddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero e Bugembegembe okuliraana Kasengejje.