Eby’ekisaawe kya Akii Bua Bikyalanda

0
4542

Akakiiko ka palamenti akalondoola ebitongole bya gavumenti ka COSASE kakwasizza poliisi akulira abakozi ba Gavument mu disitulikiti ye Lira ne yinginiya oluvannyuma lw’okulemwa okunnyonnyola lwaki tebalina nteekateeka ya kuzimba kisaawe kya Akii Bua kyokKa nga baliko emirimu gyebasaasanyizaako ensimbi. Bano era bakwennyonnyolako lwaki baliyiriira abantu abali ku ttaka ewagenda okuzimbibwa ekisaawe kino songa lya gavumenti.