Akacankalano E Kawempe

0
824

Embeera esiibye ya bunkenke ku kitebe kya Ggombolola ya KCCA e kawempe olwa bakansala ababade baagala okwegugunga nga bavumirira ekyokukwata bannaabwe ne basula mu kaduukulu ka poliisi.