Abasoma Amafuta Baakusomera Kicwamba

0
785
Gavumenti yaakuno ekolaganye ne yunivaasite okuva ebweru okubangula bannansi kuno ku mirimu gy’okusima amafuta. Okutendekebwa kuno kwakumala emyaka esatu, era okusinga kugenda kubeera kicwamba mu ttendekero ly’ebyemikono.