Ochola Ayimirizza Okugaba Emmundu

0
876

Poliisi mu ggwanga eyimirizza okuwa abantu ba bulijjo emmundu ez’okwekuumisa okutuusa ng’okubala emmundu zonna eziri mu ggwanga kuwedde. Kino kisuubira okuyamba okumanya omuwendo gw’emmundu eziri mu mikono gy’abantu ba bulijjo ate n’okukendeeza enmisango egizzibwa olw’emmundu.