Abasajja Bakambuwadde Lwa ‘Family Planning’

0
176

Abavubuka mu gombolola y’e Kasawo mu district y’e Mukono bakaaye, bano batabukidde abasawo ne babalumiriza okwekobaana ne bakyala babwe ne babassa kun kola ey’okwegema okuzaala nga ba bbaabwe tebasoose kubebuuzaako.
Basabye gavt egonjoole obuzibu buno ng’abasajja bazooka kwebuuzibwako.
Ate e Nakasongola agavaayo si malungi, abasomesa badduse mu masomero olw’embeera embi mwe bakolera.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here