Abatuuze B’e Sironko Balumbye Poliisi

0
1226

Abatuuze b’e sironko bavudde mu mbeera nebalumba poliisi nga bawakanya okukwatibwa kwa bannaabwe abagambibwa okubba amasanyalaze, abaakwatibwa ennaku nga bbiri emabega.
Abatuuze bagamba nti bannaabwe bano tebateekeddwa kutwalibwa mu kkooti ku misango gyobubbi mbu sikyebali.