Abatuuze Entebe Bataamye Lwa Kuggalawo Kkubo

0
1022

Police eyitiddwa bukubirire okugumbulula abatuuze b’e Entebbe ku kyalo Kiwafu
East abakedde okuwakanya ekya abatwala essomero lya Entebe Junior School okuziba ekkubo
lyabwe wadde nga abakwatibwako ENSONGA baabagaana.