Okusomesa Abawala Kukalubye

0
506

Mu bitundu ebimu naddala mu Busoga, abasomi abawala bangi webatuukira mu kibiina eky’okuna ng’agasajja ga kagwensonyi gatandise okubasiiya n’okubateega mu sitenseni gabafuuwe obugambo. Bangi bamaliriza basobye .

Bwebasoba, baabuwe nga batandika kulera baana bannaabwe era gyebiggweera nga bali mu masamba g’ebikajjo n’ennimiro z’obwannannyini gyebasaka bafune eky’okuzza eri omumwa. Ng’olunaku lw’abakyala lusembera, NBS etunuulidde abakyala abatava mmanju, oba oli awo nga gyebalifiira.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here