Enkayana Ku Ttaka Ziranze

0
792

Omwawule w’obusumba bw’e Ntuusi mu district y’e Sembabule adduse mu makaage lwa nkaayana z’ettaka n’abatuuze.
Ebbbanga lyonna district y’e Ssembabule ezze efuna okusoomoozebwa kw’enkaayana z’ettaka era kyenkana ku buli kyalo ekisangibwa mu district eno waliwo omuntu agugulana ne munne olw’ensonga ez’ettaka, mu bitundu ebimu eziviiriddeko n’abamu okuttibwa.