Abakazi Abazimba Ebyoto

0
868

Ddalala agalI awamu gegaluma ennyama, abakyala baabano ku kyalo Kaso ekisangibwa e Bombo abasalawo okukozesa ebintu ebibeetoolodde okufuna ekigulira magala eddiba wamu n’okukuuma obutonde bw’ensi nga bayita mu kuzimba ebyoto ebikekkereza enku. Naye abaffe omanyi engeri ekyoto kino gyebakizimbamu?