Ababaka Batabuse Lwa Luguudo Lw’e Tirinyi

0
216

Ababaka abatuula kukakiiko k’e nguudo mu palamenti balaze obwennyamivu olw’ekitongole ky’enguudo ki UNRA okulemererwa okufuna contractor omulala okukola oluguudo lwe Nakalama, Tirinyi Mbale olutta abantu entakera. Bano ababadde abakambwe, batabukidde yinginiya sonko George owa UNRA olw’okulemerwa okufukirira oluguudo amazzi okukendeza kunfufu. Ababaka bino, babadde wali ku luguudo lw’e Nakalama, Tirinyi, Mbale nga balambula n’okulaba ensobi ki okuva obubenje.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here