Abalonzi B'e Jinja Batabukidde Ababaka Lwa Myaka

0
946

Ababaka abava mu kitundu kye Jinja okuli Nelson Lufafa ne Loy Katali ensonga z’okukyusa semateeka okujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeeze w’egwanga katono zibazalire ebitukula makayi byazalira kunsiko anti gyebakubye olukungaana okwebuuza ku bantu, bavuddeyo nga nenabugi simufungize. Kitegezeddwa nti entabwe evudde kunsonga yokwagala ebibadde bivudde mukulonda wakati wabawagira natabawagira nebagala okulaga abawagira nti bebangi.