Besigye ne Ingrid mu Kkooti, Besigye Yeenyodde ne Poliisi

0
62

Munna-FDC Dr Kizza Besigye olwaleero avudde mu mbeera n’asamba owa poliisi tteke ebuze omukusuula ekigwo. Kino kiddiridde kkooti okuta Besigye ku kakalu wabula poliisi ate n’eddamu okumukwata amangu ddala ngayaakafuluma. Besigye ne Ingrid Turinawe babadde bava mu kooti y’e Mbarara gyebagguddwako emisango emipya okuli okulumya abantu, okwonoona ebintu n’okukuma mu bantu omuliro.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here