Ebbugumu mu Kalulu ka Jinja East

0
266

Ng’okuyigga akalulu mu Jinja East kunatera okufundikirwa abanene okuva kunjuyi zombi eziri kumbiranye olwa NRM naboludda okuvuganya gavumenti begasse kubesimbyewo okuyigga akalulu. Nga bakulembeddwamu a Ssabawandiisi wekibiina Jusitine Kasule Lumumba bana NRM begasse kw’abakwatidde bendera Nathan Igeme Nabeta okuyigga akalulu kyalo kukyalo nga batambuza bigere wabula atte ne Kampeyini za Mwiru zizeemu ebbugumu Olw’omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi okubegattako.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here