Bebaayiira Asidi Balina Obusungu

0
237

Abantu abaayokyebwa asidi bakukkukulumidde nnyo gavumenti ya Uganda n’ekitongole ekiramuzi olw’okubasuulirira nga batuusiddwaako obulabe , ababayiira asidi bangi nebabaleka okuyinaayina. Bano bakolimidde abo abatalina kyebakoze kutaasa mbeera nga bagamba enjogera ya zirindaba olwange emalawo bannayuganda

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here