Jenniffer Musisi Awandiikidde Lukwago Ebbaluwa

0
73
Olutuula lwa Kkanso ya leero kata lugwe butaka oluvannyuma lwa Nankulu w’ekibuga Jennifer Musisi okutegeeza nga bwatategeera Kkanso ekubirizibwa omuloodi erias Lukwago kubanga eno emirimu egikola mu ngeri ya kibogwe ekiviiriddeko abantu okulaba oludda olukugu nga olutasobola bintu era olufuuse ekivumo Nankulu mu bbaluwa gyawandiikidde KKanso etude leero yekokkodde kkasno ya Lukwago okusojja oludda olwekikugu ekiwalirizza n’abakugu bangi okwamuka KCCA nemirimu okusereba

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here