Abaalina Ebingi Kati Bacoppa

0
161

Banamuwandu b’eyali omugagaga binojo Cranmer Kaaya e Luweero mu Bulemeezi bakukkulumye nga bagamba nti Tomu Kaaya omusika wa bbaabwe yabeerabira dda nga tagoberera biri mu kiraamo ky’omugenzi Cranmer Kaaya. Bano betukyaliddeko mu maka gaabwe ag’enjawulo, batulombojjedde ennaku gyebayitamu ebayonka obutaaba nga n’ezigula omunnyu tebazirabako so nga n’enyumba zebasulamu bagamba nti kumpi bifulukwa

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here