Mu Arua Abaayo Sibamativu

0
323

Ba member b’ekibiina kya NRM okuva mu disitulikiti 8 ezikola ekitundu kya Westnile batadde akaka nga bavumirira okuweebwa ebisuubizo eby’empewo n’okubalimbalimba nga ng’awaliwo okulonda okubindabinda Bano olunwe balusonze mu Ssentebe w’ekibiina kyabwe era omukulembeze w’eggwanga Kaguta Museveni ne bannabyabufuzi abamwetoolodde, nti babakozesa bukozesa olumala okuwangula obululu olwo nebabeerabira

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here