Waliwo abalala abakedde ewa Bobi

0
63

Bannayuganda abamu babadde Kyotera mu kujaguza amefuga ga Uganda aga 56 bbo abalala okuva mu bitundu by’egwanga ebitali bimu olunaku balumaze Magere mu Kyadondo ew’omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu akulembera ekiweenda ki People Power. Bagamba nti tebabadde na nsonga ebatwaala Kyotera ate nga tebalina kwefuga kwebalaba kko bbo nti olunaku kabalumale n’omubanda wa Kabaka

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here