Besigye ne Lukwago e Lusanja

0
955

Bannabyabufuzi b’oludda oluvuganya nga bakulembeddwamu eyaliko pulezidenti wa FDC Dr Kizza Besiggye baliko ekibinja kya bannamateeka kyebayungudde okunoonyereza ku bwanannyini ku ttaka ly’e Lusanja okwasendebwa amaka agasoba mu 100 sabiiti 2 zetukubye amabega. Bannabyabufuzi bano baweze okufaafaagana n’omuntu yenna eyenyigira mu kusaanyaawo ebintu by’abantu abasoba mu 500 era baliko obuyambi bwebatwalidde abaasendebwa n’ensimbi enkalu obukadde 2.