Omugole Yetuze

0
1590

Abatuuzze b’e Ggangu A-Makindye baguddemu ekyekango bwebasanze munnaabwe nga yeetugidde mu kasitoowa k’enju mwabadde yaakamala emyezi esatu gyokka.
Omugenzi abadde abeera ne bba gwabadde ateekateeka kwanjula mu bakadde be mu mwezi gwa Musenene.