Abakozi Ba Yunivaasite Bakyagugubye

0
772

Akeediimo k’abakozi mu university za gavumenti kayingidde olunaku olw’okubiri, ng’abakozi bakombye kw’ebaza eriibwa nti tebaddayo kukwata ku kalimu okutuusa nga gavumenti ebongezza omuysaala.
Wabula bano gavumenti ekabatemye nti sente teziriiwo era baguminkirize. Omuwandiisi w’eggwanga Keith Muhakanizi agambye nti ensimbi za bano tebannazifulumya.