Abayizi Ba Muteesa I Bakwekalakaasa

0
598

Abayizi ba Muteesa Royal University bwe bawulidde nti abakulira University bateekateeka okugiggula ko bbo nti kakubye.
Abakulira abayizi beesaze akajegere, balayidde okuttukiza okwekalakaasa nga bavumirira embeera embi mwe basomera.
Abayizi ba Muteesa University baatandika okwediima wiiki ewedde, nga bawakanya embeera embi university gy’erimu, gye byaggweera nga ssettendekero ono aggaddwa.