Abeebulankanya ku Misomo Ba Kugobwa – Poliisi

0
699

Poliisi yerayiridde okufafagana ne bofiisa ba Poliisi abagufudde omugango okuddukanga gyebaba basindikiddwa okutendekebwa.
Bino bitukiddwako mukufulumya bofiisa abalwanyisa obutujju e Nakasongola, Batandiika ebikumi bina, naye 200 bebamazeeko, abalala baddukayo.