Ab'embuto Basenguddwa E Mulago

0
501

Abakulembeze mu ddaliro ekkulu e Mulago batandise okusengula bannakazadde ababadde bali e Mulago nga bano basindikiddwa mu ddwaliro lya KCCA eppya ery’e Kawempe
Omanyi bukya Mulago atandika okuddaabirizibwa ,abazadde beebabadde bakyasigaddeyo anti abalwadde abalala babadde baatwalibwa mu malwaliro amalala