Minisita Amelia Kyambadde Yeekokkola Aboonoona Enzizi

0
482

Minisita w’ebyobusuubuzi n’amakolero era nga mubaka akiikirira Mawokota North atongozza project ey’okutuusa amazzi g’emidumu mu kitundu ekyo, n’avumirira ababba ebintu ebigasiza awamu abantu.
Amelia agambye nti bingi by’akoledde ekitundu ky’akiikirira naye ababbi bafuuse ababbi.