Bannakampala Beesunga Mupiira Gwa Nkya

0
954

Bwoba oyiseeko mu kibuga Kampala olunaku lwaleero obadde oyinza okulowooza nti omupiira wakati wa Uganda Cranes ne Comoros gwa leero okusinziira ku nduulu ebadde mu kibuga, saako amaloboozi ga vuvuzera abantu zebabadde banyanyagiza okufa obufi.
Ku mbalaza bayiyeeko emijoozi gya tiimu y’egwanga saako nebyamaguzi ebirala ebiri mu langi za tiimu yegwanga kwekugamba kibadde kijubi, katulabe embeera nga bwebadde.