Baguma Baguma Asabye Yeeyimirirwe

0
660

Oludda oluwaabi mu musango oguvunaanibwa omuserikale Aaron Baguma ogw’obutemu, lusimbidde ekkuuli okusaba kwe okweyimirirwa.
Jonathan Muwaganya ng’ono y’akulembedde oludda oluwaabi ategeezezza kkooti nti ssi kyabwenkanya kukkiriza Baguma yeyimirirwe nga n’omusango ogumuvunaanibwa tegunnawulirwa.
Omulamuzi na bwekityo kwekwongezaayo okuwa ensala ye ku nsonga eno okutuusa olunaku olw’enkya.