Lukwago Ayagala Muyinza, Akunze Abasiraamu

0
520

Mu bitundu bya Kampala n’emiriraano Abayisiraamu bikumi na bikumi beeyiye mu mizikiti okusaala Iddi Aduha, nga bajjukira jjajja w’abakkiriza Nabbi Ibrahim eyali yeewaddeyo okusaddaaka mutabani we Ismail, ng’agondera ekiragiro kya Allah.
Yo mu kisaawe e Nakivubo Lord Mayor wa Kampala Elias Lukwago asinzidde eyo n’akunga bannakampala bamwegatteko, balemese entegeka za gavumenti ez’okukyusa etteeka lya Kampala, agambye luno lukwesikwesi olw’okubaggyako obuyinza bwabwe.

TagsEid