Obukkakkamu Bweyongedde mu Arua

0
651

Olwaleero embeera ekkakkanye mu kibuga Arua wadde nga abantu babadde ku bunkenke nga ne poliisi esiibye elawuna ekibuga.
Abantu 22 abaakwatiddwa olunaku lw’eggulo nga bavunaanibwa okwokya Ekelezia n’okukola effujjo bavunaaniddwa mu kkooti era nebasindikibwa ku alimanda.