Poliisi Enoonya Abaakoze Ettemu e Kasangati

0
672

Police ya Uganda ekutte abasajja 2 ng’ebateebereza okuba n’omukono mu ttemu eryakoleddwa e Kasangati olunaku lw’eggulo.
Abatemu abatannategeerekeka baalumbye e Kasangati ne batta abantu 2 okwabadde n’omupoliisi.
Poliisi teyatuukirizza b’egombyemu bwala naye yeeweze nti bonna abaakoze kino ya kubakwata n’amazima gazuuke.

TagsEid