Uganda Cranes Esiimiddwa Leero ku Paalamenti

0
775

Paalamenti akawungezi kaleero kyadakyi esimye team yegwanga eya Uganda Cranes olwokukola ekyo kyona ekisoboka okukola ebyaafaayo neyesoga empaka za African Cup of Nations ezigenda okubera e Gabon oluvanyuma lwemyaaka 38. Waano ababaka webasinziidde okusaba gavumenti etandiike okusasula omutendesi wa team yegwanga omusaala kwosa nensaako yabazanyi ba team yegwanga boona