Ababba Amasanyalaze Bakwatiddwa

0
817

Abatuuze b’e Bwaise abasinga obungi baakusula mu kibululu, oluvannyuma lw’ekikwekweto ekikoleddwa ekitongole kya UMEME, eky’okufuuza ababbirira amasannyalaze.
Abatuuze bangi bazuuliddwa ng’amasannyalaze bagabba bubbi era ne baggyibwako.
UMeme erabudde nti ekikwekweto si kya kukoma Bwaise wokka, naye kyakuyinda eggwanga lyonna.